Ettemu E Lwengo

0
277

Abazigu abatanategerekeka bakubye police ekimmooni ne balumba abatuuze ku byalo biri okuli Kitokoolo ne Buzinga mu gomobolola ya Lwengo Rural mu district ey’e Lwengo nebabatematema abantu okukkakkana nga omu attiddwa, abandi nebabuuka n’ebisago.