Eyagwa Mu Kalulu Bamukutte

0
375

Eyali omubaka wa paalamenti ow’esaze ly’e Kagoma mu district y’e Jinja Mbagadhi Fredrick Nkyayi ebibye bibi, anti ebbanja lya bukadde obusoba mu 200 bweyeewoola okulima ng’alina essuubi ly’okuguza aba Operation Wealth Creation abintu limuleetedde kabasa. Gweyeewolako ssente Joseph Kabugo akooye eby’okumumyumiza nga president Museveni bweyabasuubizza ssente nti era agenda kusasula, n’amukuba mu mbuga era poliisi yamukutte dda.