Golola Eyeewera Tebaamuggunde?

0
347

Olunaku olw’enkya omukubi w’ensambaggere Golola Moses ayingira emigwa nga agenda okulwana n’omuhangale Jonas Lwakatos, ekikonde kigenda okuvugira wali e Kabuusu. Olwaleero ababiri bano lwebapimiddwa, era Munnayuganda Golola azitoye okuzinga munne, nga amusinza obuzito bwa kiro 4.5.