Kadaga Talabiseeko Mu Kkooti

0
362

Kkooti enkulu ezzeemu okuyita sipiika wa paalamenti, Rebecca Alitwala Kadaga ne Ssaabawolereza wa Gav’t okunnyonnyola ekyagobya ababaka Omukaaga mu paalamenti gyebubuddeko. Bombiri bano babadde basuubirwa mu kkooti olwaleero naye tebalabiseeko.