Ky'ekiseera Aba Booda Mwefuge – Katumba Wamala

0
903

Abantu obutaba na mpiisa kungundo naddala abavuzi ba ziboda bada abalekerera amakubo bwebalina okuyita ne bayita ku pevumenti ababigere kwebalina okuyita bye bimu kubisize okuletera omuwendo gwo bubenje okweyongera ku makubo naddala mu biseera bye naku enkulu. Kino kiwaliriza bekikwatako okubakana ne ddimu lyokusomesa abagoba be bidduka nga bwekigwanyidde okusa ekitibwa mu bulamu bwa bantu nga bakozesa olugudo.