Lwaki Abalala Tebagenze Kusaba ku Ssekukulu?

0
871

Okusaba ku kkanisa y’abakulisitaayo eya All , eyabbulwamu abatuukirivu bonna kutandise ku sawa emu n’ekitundu ez’enkya era nga kwaya y’ekugguddewo aluvannyuma lwa Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Stanley Ntagali y’akulembeddemu okusaba era essira asinze kuliteeka ku kukuutira bagoberezi kwongeramu maanyi nga bakola basobole okwekulaakulanya.