Lwaki Mwefaako Mwekka? – Rt Rev Wilberforce Kityo Luwalira Alangidde Ababaka

0
377

Omulabirizi w’e Namirembe Rt Rev Wilberforce Kityo Luwalira akiikidde abakulembeze ensiingo abakulembeze olw’okwelowoozako nga bbo nebeerabira ensonga ezikwata ku bantu abaabalonda. Ssabalabirizi okwogera bwati abadde akulembeddemu okusaba kw’amazaalibwa ga Yesu Kristo ku Lutikko e Namirembe ng’eno nno gyatikkidde buli muntu obuvunanyizibwa okukozesa ekiseera kino okusabira eggwanga Uganda. Bushra Namirimu alina ebisingayo….