Maama Yeetuze, Mbu Omwana we Afaanana Muliraanwa

0
381

Maama w’abaana bataano ng’abadde aweza emyaaka 28 yetuze oluvanyuma lw’okufuna obutakaanya ne bba kunsonga y’omwaana waabwe ow’emyeezi omusanvu nga bba abadde amubuusabusa
Awori Immaculate abadde mutuuze ku kyaalo Lukuli village mu gombolola ye Nagongera, district y’eTororo
Police omulambo egujjeeyo mu maaka gaabwe gyeyetugidde negutwaala mu ddwaliro ekkulu eTororo