Mulinde Abantu ‘Abamyuse’, Togikwatako Abizadde

0
879

Ababaka ba paalamenti abawakanya ebbago lya Raphael Magyezi eriggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga bongedde okuyiiya okulaba nga balemesa gavumenti okukwata mu ssemateeka. Bano bagamba nti ne munnaku enkulu bagenda kwambala bimuyufu okulaga nti tennava ku mulamwa era tebapondookanga. Okusinziira mu musasi waffe Sam Ibanda Mugabi,bano enteekateeka yabwe empya etandika wiiki ejja.