Mwesigwa Omupoliisi Omumanyi?

0
795

Omuddumiizi wa Poliisi mu Kampala nemiriraano Afande Frank Mwesigwa abadde mumakati ngentujjo yokujja ekkomo ku myaka egyomukulembeeze wegwanga mungeri yokukuuma emirembe nokukakanya obujagalaalo.
Abasinga bamulaba ngomu kwabo abaliwo okukumira Gavumenti mu buyinza naye ye agamba nti aliwo kukuuma mirembe nokukakasa nti banakibuga bakola egyabwe nga mpaawo abakuba ku mukono.

TagsPolice