Namukadde Alojja Abakumpanya

0
878

Ng’abalala bateekateeka okukuza enaku enkulu ye Namukadde ow’ekyenda nga mutuuze mu kito sempa e Wobulenzi asula ku tebukye oluvanyuma lwokulumbibwa bayise abanyazi bettaka abakakanye ku birime bye nebabisaawa. Ono agamba nti amaze ku kibanja kino emyaka egisoba mu 65 kyokka jjo lya balamu yalaba abantu b’atamanyi abaamuzinda nebamusaayira ebintu by’akoleledde emyaka ekimuviiriddeko enjala kakutiya..