Obuganda Bugabye Ebyapa 200

0
436

Ekitongole kya Kabaka ekyettaka ekya Buganda Land Board kyongedde okuwa embalirira y’ebyapa byekifunidde abantu bwekikwasizza abantu ebyapa ebisoba mu 100 eri abo abeewandiisa okufuna ebyapa bino Ebyapa bino byebyo ebyafunibwa mu nkola ya Kyapa Mu ngalo eyafundikirwa gyebuvuddeko.