Okusabira Omulamuzi Omugenzi Kikonyogo

0
397

Ekerezia n’obwakabaka bwa Buganda bakungubagidde omugenzi Leticia Kikonyogo eyali amyuka ssabalamuzi wa Uganda eyafa ku nkomerero ya week eno.
Mu misa ey’okusabira omwoyo gw’omugenzi mu lutikko e Lubaga Kikonyogo ayogeddwako ng’amukazi omugezi ennyo era abadde alumirirwa abantu ba bulijjo.