Okwerinda Ssi Buti… Entebe Eza Paalimenti Bazitaddeko Byuma

0
384

Abalabirira paalamenti ya Uganda tebalinze bya ssekawuka kaali kakulumye nga beetegekera okuwulira alipoota y’ebbago ku myaka gya pulezidenti asuubirwa okwanjulwa olunaku lw’enkya ne bakola enkyukakyuka mu kisenge ekiteesezbwamu.
Kati ebyuma byonna ebibadde biwanirira emizindaalo nga bogera biggyiddwawo sso nga n’obetebe ababaka bwebaaksuka ku luli nabwo busibiddwa wamu okwewala ekyaliwo ng’omubaka Magyezi ayanjula ekiteeso kye.