Olukiiko ku Federo e Mengo

0
562

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ekiteeso ekyokuwagira obutereevu ababaka ba palamenti okutwala ekiteeso kyenkola yenfuga ya Federo mu palamenti kikubaganyizibweeko ebirowoozo. Kino kiddiridde Ssaabasajja Kabaka okuddamu okuttukiza okusaba Federo ng’agamba nti kye kiseera Enfuga ya Federo eteekebwe mu ssemateeka wa Uganda.