Omujaasi Asse Babiri

0
295

Ow’amagye atabukidde mu bbaala n’asasira amasasi mu bantu okukkakkana nga babiri bafiiriddewo n’abalala ne bafuna ebisago eby’amaanyi. Bino bibadde mu bbaala emanyiddwa nga Balex pub e Bukuya, Nkonge mu district y’e Mubende.

More News