Omulangira Nakibinge Awabudde ku Nsonga Z’abasawo

0
364

Jjajja w’obusiraamu Omulangira Dr Kasimu Nakibinge asabye okuteekawo embera enasobozesa abava ebweru okujja kuno okutandikawo ebibiina byobwanakyeewa ebinayambako okujanjaba nokukyuusa embeera yabana e Uganda. Omulangira DR Kasimu Kakungulu bino abyogedde bwabadde asisinkanye abasawo okuva mu Buwalabu abazze kuno okujanjaba bannayuganda nga ensiisira yaabwe bagikubye Buziga.