Omupoolisi Gwebakuuba Essasi e Gulu

0
297

Omuduumizi wa police ye Gulu Ayiki Joseph yakubwa esasi ku lunaku lwokusatu, wabula nejebuli eno police tenavaayo mu bulambukulufu kuteeza kiki ekyaliwo wabula nga ekyanonyereza okuzuula obuzibu webwavu. Omusasi waffe Benson Ongom ayongedde okulondoola ensonga eno okumanyia ddala kiki ekyavaako ono okubwa esasi muviivi.