Paalimenti Esiibye mu Bbugumu

0
740

Sipiika awo asoose n’ayimiriza olutuula, kyokka Paalamenti bwezzeemu olweggulo, minister w’esonga z’omunda mu ggwanga, Gen. Jjeje Odongo n’akakasa paalamenti nti ababaka babadde bawaayiriza. Wano ono bamwambalidde era nebalaga ebizibiti byebasanze mu masinzizo gabwe, okubadde esowaani n’ebirala, okukakasa nti ababaddeyo babasanze ku lujjuliro.