Poliisi Ereese Ebiragiro Ebipya ku Biici Z'entebbe

0
326

Polisi y’e Ntebbe eyisizza ebiragiro ebikakali eri bannannyini bifo ebicakalirwamu abadigize n’abagoba b’ebidduka byebagenda okugoberera mu bikujjuko bya nowere n’okumalako omwaka. Poliisi egamba nti ebiragiro by’eyisizza ssi byakuzannisa era ataabigoberere kaakumujjuutuka kuba babiyisizza ku lw’obulungi bwa bonna.