SACCO’ Zonna Zaakuwandiikibwa

0
667

Ekitongole kiikino kitongozeddwa olwaleero okulondoola n’okwekenneenya ebibiina ebibiina by’obwegassi, kiyambe abo ababyettanira okugendanga eri abantu abatuufu. Gavumenti erowooza kino kinaakendeeza ku maziga agabadde galabwako enkya ne ggulo nga abantu batandiseewo obubiina ekika kino, kumbe bafere era nebanyaga abantu. Nabakooza Lydia y’alina ebisingawo.