Sejjusa Butawagira Gugikwatako – Omubaka Ssenyonga

0
1001

Omubuka wa Mukono South nga era ye sentebe wa Kabondo ka babaka ba palamenti abava mu Buganda Johnson Muyanja Ssenyonga agamba nti alindiridde ne’sanyu lingi olunaku ye ne’bane abatalonda ku wagira baggo ligya kkomo ku myaka gya pulzidenti lwe banayitibwa okubitebya lwaki bayawukana ku kundowooza ye kibiina kyabwe. Muyanja agamba nti ye nga omubaka, yatussa ddoboozi lya balonzi be era teyejussa nti yalonda bwatyo kubanga ekyo kyekyamutumibwa abantu bakikirira bweyali abebuuzako kunsonga eno.

More News