Ssekukkulu Mu Acholi

0
827

Nga ensi yeetegekera amazaalibwa ga yesu Christo agakuzibwa buli nga 25 ntenvu, buli mukkiriza yeetegeka bubwe, yo no mu acholi abaayo kirisimaansi bajitandika bukyali era okwetegeke kuba kwa muggundu. Nekumulundi guno bwegutyo bweguli, omusasi waffe bwayiseyiseeko ku byalo ebyenjawulo, asanze abasiiga ennyumba basiiga, abasogola omwenge basogola n’ebirala nga byonna beetegekera nowere.

TagsX MASS