Ssemaka Omulala Attiddwa

0
1035

Abatuuze b’e Kiyenje ekisangibwa mu zone ye Luweero South East bakeredde mu kiyongobero olwa mutuuze munnaabwe , Mustafah Sasa, 50 okuteemwatemwa mu bukambwe mu kiro ekikeesezza olwaleero.
Ssasa abadde omusuubuzi w’amanda afiiridde mu kkubomnga batwala mu ddwaliro e Mulago okufuna obujanjabi.