Tamale Mirundi Atabukidde Museveni

0
733

Omuwabuzi wa pulezidenti ku nsonga z’amawulire Joseph Tamale Mirundi yeerayiridde obutaddamu kunoonyeza Museveni kalulu singa agezaako okwetantala okweyingiza mu kalulu k’ekikungo okwagala okukyusa ekisanja kya pulezidenti eky’emyaka etaano kidde ku musanvu. Tamale mirundi ng’anyumyamu ne NBS TV agambye nti mu kalulu k’ekikunge wakweyunga ku bavuganya gavumenti okutambula eggwanga lyonna ng’awakanya aky’ababaka ba paalamenti ne pulezidenti okweyongeza emyaka okuva ku myaka etaano okudda ku musanvu.