Ttiyagaasi E Tororo

0
389

Emirimu gisannyaladde mu disitulikiti y’e Tororo poliisi bwebadde egumbulula abajapadhoola abababdde beekalakaasa nga tebaagala bannaabwe abateeso kutegeka mukolo gwa byabuwangwa mu kisaawe kya King George Abateeso bategese okukolera omukola gwabwe mu kisaawe kya King Geroge naye abajapadola kino nebakiraba ngababayiikiriza