Wiiki ya 'Togikwatako' Etandika Nkya

0
934

Ababaka ba paalimenti abawakanya okukyusa mu ssemateeka okujjamu akawaagira akakugira omuntu azeeyuse okusukka emyaka 75 n’abo abakyali wansi wa 35, bakyakalambidde, nti kagwake keetonnye balina okulemesa enteekateeka za nrm. Okutandika ne wiiki etandika enkya, baagala kulumba ku paalimenti nga bali wamu n’abalonzi baabwe.