Wuuno Yaaya Bamutemye Emikono

0
718

Poliisi ye Katale Bukwenda mu Ggombolola y’e Nsangi mu wakiso disitulikiti ekutte ssemaka ne mukyala we ng’ebavunaana kutulugunya yaaya w’omwana waabwe gwe batemye omukono kumpi kugukutulako. Owana eytemeddwa omukono agamba nti mukamaawe, Simba Francis yamuggya ewaabwe mu district ya Amur ng’amuleese kumuweerera naye bweyamutuusa awaka n’amufuula yaaya.