Kabaka Agguddewo 2018

0
951

Kyabadde kijjobi mu nkuka ya CBS mu Lubiri lwa Beene e Mmengo, ng’abadigize baaniriza omwaka 2018 mu stayiro. Enkuuka yabaddemu essanyu lingi anti ne Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ne Nnaabagereka gyebaayingiridde omwaka.