Okufa kwa Tebyasa Matovu

0
768

Ekika kye Ngabi kyadaaki kiyingidde muntekateeka zokuziika omutaka Tebyasa eyali Meeya we Masaka okumala ebisanja bisatu. Ekikka okuvaayo kiddiridde enkayana okubalukawo wakati wa boluganda nabanaa kuwa webalina okuziika omuggenzi oluvanyuma lwokukizuula nga buli awali ekijja omugenzi weyandibadde azikibwa waliwo enkayana z’ettaka.