Ennyama Mbu Erimu Eddagala Ly'abafu

0
780

KCCA nga eri wamu nekitongole ekivunanyizibwa kumutindo ekya Uganda National Bureau of Standards bakoze ekikwekweto ku bucha zenyama mwebakwatidde abakinjaaji babiri neddagala lyebatebereza okuba eryobulabe. Abakwate bagamba eddagala erisangiddwa mu bucha zaabwe likozesebwa kutta biwuka wabula tebalikozesa ku nyama nga bwekiteberezebwa.