Okukungubagira Omugenzi Nkoyooyo

0
909

Abakungubazi bangi bakyatuuka mu maka ge yali Ssabalabirizi wa kanisa ya Uganda Livingstone Mpalanyi Nkoyoyo afudde enkya ya leero okukubagiza abomunju. Bangi ku bano bogodde ku mugenzi Nkoyoyo nga omuntu abadde omutabaganya enyo,owamazima ate nga ayagaliza abantu wamu nokutendereza olwe mirimu emingi gya koledde e Kanisa ne gwanga okutwaliza’wamu.