Abadde Muwulize Nnyo – BP Sennabulya

0
876

Omuganda agamba nti Katonda gweyawadde ne Nnume ezaala songa okugala oluggi tekigaana mpewo kuyingira. Okusinziira ku mulabiriz wa Central Buganda eyawummula engero zino zituukira bulngi ku Ssaabalabirizi weekanisa ya Uganda eyawumudde, Rt. Rev Mpalanyi Nkoyoyo omusajja katonda gweyatuusa ku buli ddaala mu kanisa ya Uganda wadde nga teyasoma kugenda wala.