Bano Basoma N’ente Zaabwe

0
836

Okumala emyaka n’ebisiibo, abaana abakaramoja tebaasomanga ng’omulimu gwabwe omukulu gwalinga gwa kulunda bisolo bya waka omuli ente, endiga b’embuzi. Naye engeri guno engeri gyeguli mulembe gwa bonna basome, kati bagezaako okusoma naye omulimu gwabwe omukulu tebagwerabiranga kuba zeezibakulembera okugenda ku ssomero.