Ekyoto: Ekyalo N’ekibuga Omwana Akulire wa?

0
860

Empisa mu baana okusiwuuka ennyo bangi bakitadde ku ngeri gyebakuziddwamu, nabalala okugamba nti ebintu bingi abaana byebalaba ekibaviriddeko okukula omuwawa. Abamu batuuse nokugamba nti okugunjula omwana obulungi omutwala mu kyaalo, abaffe ku kyalo ne mu kibuga omwana wa gyayinza okugunjukira obulungi?