Kiffene Kibentese Omutwe Gw'omwana

0
934

Abatuuze ku kyaalo Kikona nga kino kisangibwa Mubende webali ebigambo babyogeera mpola mpola wakati mukwewunaganya engeri enkota ya ffene gyeseemu omwana ow’emyaka omusanvu. Omugenzi ye Patricia Nawankambo abadde awumulidde wansi w’omuti Ffene nalyoka awamatuka ku muti okukakana ngamubetense omutwe.