Omubaka wa Saudi Arabia Asiimye Next Media

0
866

Omubaka wa Saudi Arabia mu Uganda agenyiwaddeko ku NEXT MEDIA amaka ga NBS, Salaam n’emikutu emirala okwongera okunnyikiza enkolagana n’okusiima enkola ya NBS ne Salaam okubunyisa obusiraamu n’enkulaakulana endala.