Abaakyawa Kitatta ne Boda Boda 2010 Bajaganyizza

0
920

Abagoba ba booda booda mu Kampala basiibye bayisa bivvulu n’abalala ne bakola efujjo eribatuusizza okukuma omuliro ku bintu ebisangiddwa mu woofiisi z’ekiwayi kya bodaboda 2010 e Bukesa ne Nateete mu ggombolola y’e Lubaga. Mu bifo ebimu military police ewaliriziddwa okukola ogwa traffick okuziyiza abagoba ba bodaboda ababadde boolekera woofiisi za boda boda 2010.