Ababaka Bagaanye Okwetonda Lwa Myaka

0
269

Ababaka ba palamenti abaayisa etteka eryaggya ekkomo ekkomo ku myaka gya Pulezidenti baanukudde ssabalbirizi w’e kanisa ya Uganda nti mu byebateekateeka okwenenya ewa Katonda eky’okuyisa etteeka lino tekiriimu. Ababaka bano bagambye nti omulabirizi oba ayagala agende yeetuge kuba bakimanyi bulungi nti kyebaakola kye kigenda okutaasa eggwanga lino.