Ababaka Kadaga Beyagoba mu Kkooti

0
296

Ababaka omukaaga abaagobwa mu paalamenti basazeewo okugenda mu kkooti etaputa ssemateeka nga bwekyasalwawo kkooti enkulu. Puliida waabwe Erias Lukwago agamba baasaba kkooti enkulu etwale mangu fiyiro mu kooti etaputa semateeka era omusango gwanguyirizibweko. Wetwogerera Kkooti nayo ekola butaweera okulaba nga emalirirza file ejiwereze mu kooti ya semateeka.