Abadde Abbira Mulinnya Lwa Bugembe e Nansana Akwatiddwa

0
361

Polisi y’e Nansana eliko omusajja gw’ekutte n’emuggalira ng’emulanga okumala ebbanga ng’abba abantu n’okabasanya abakazi. Omukwate aliko abamulumiriza nti abadde yeeyita omusumba Omututumufu ate nga Muyimbi Pastor Wilson Bugembe, ow’ekkanisa ya Light The World nayo ey’e Nansana