Abagole Ba Yeesu Baabano Nate

0
264

Ababiikira 29 abeegattira mu kibiina kya Little Sisters of Saint Francis bazzizza buggya endagaano zaabwe mu buweereza mu kibiina kino eky’obubiikira. Ku bano, 8 bakubye ebiragaano eby’okubeera abasisita okutuusa okufa ate abandi bazizza endagaano zabwe buggya oluvannyuma lw’emyaka 25, 50, 60 ne 75 mu buweereza.

TagsNuns