Abakungubazi Bakyatuuka mu Maka Ng'omugenzi Mpalanyi Nkoyooyo

0
419

Nabuli kati abantu bakyagenda mumaaso n’okweyiya mumaka ga Sabalabirizi Kati omugenzi Nkoyoyo wali e Nakabago Mukono. Eno buli atukayo omugenzi amwogerako birungi byereere. Omusasi waffe Kibalizi John naye mutaka e Nakabago katumwegatteko atubulire embeera nga bwebadde okuva ku makya okutuuka mu kadde kano.