Abasuubuzi B’e Bulaga Bawakanya Batembeeyi

0
390

Abasubuzi bo kukatale koku Mwenda Bulaga mu disitulikiti y’e Wakiso bakukkulumidde abakulembeze baabwe olwokutunula obutunuzi ngabatembeeyi babamalakomakatale ate oluvannyuma ne babapeeka emisolo Abasuubuzi b’omu midaala mu katale bagamba bagamba abatembeeyi bano mu biseera bya sekukkulu beegiriisizza ngekigotta entula olwo bo nebasigala mu maduuka nga bayuuya kyokka kati abakulembeze baagala musolo