Abatambulira ku Mazzi Mulinde

0
1085

Gavumenti yakuno yewoze obuwumbi bwa silingi 52 okuva mu African Development Bank zeyambisibwe mu kulongoosa eby’entambula ku nyanja Nalubale. Minister avunanyizibwa ku by’entambula Monica Azuba Ntege agamba nti omuweendo gw’abantu abafiira mu bubenje ku Nyanja Nalubale guwunikiriza olw’empuliziganya etali nnungi.