Abatuuze E Masajja Bawakanyizza Okuzimba Poliisi

0
364

Abatuuze batabukidde Ssentebe w’ekyalo kyabwe lwa kuzimba poliisi ku kyalo, bo kyebagamba nti tebakyagala. Ssentebe w’e masajja mu munisipaali y’e makindye ssaabagabo yaazimbidde poliisi ekifo weeyinza okusinziira okukola ogwayo, kyokka abatuuze nebakamutemu nti byakoze tebibasanyudde olw’ensonga zaabwe zebalina ku baserikale ba puliisi.