Abayingira Omwaka Basimattuse Omuliro e Mukono

0
341

Abadigize ababadde bagenze ku bbaala emanyiddwa nga Kisumali mu kibuga Mukono okusiibula omwaka omukadde bibasobedde ebbaala bwekutte omuliro ebibaddemu byonna ne bisaanawo. Okusinziira ku badukanya e baala eno emu kwezo eziwangadde enyo e Mukono bagamba nti omuliro guno guvudde ku kadomola ka mafuta akatategerekesse ko ngeri gyekatusse mu kiffo kino oluvanyuma nekakwatta omuliro olwo abantu nebabuna emiwabo.