Abdullah Kitatta Owa Boda Boda 2010 Omumannyi?

0
422

Kampala alimu ab’obuyinza bangi omuli abalina obuyinza obutongole n’obutali naye nga bogera ensi newuluguma. Omu ku bantu ab’ekika kino yye Abdallah Kitatta mukulembeze w’ekibiina kya Boda Boda 2010, era Sentebe w’ekibiina kya NRM e Lubaga Ono yakwatiddwa amagye akawungeezi kajjo emisango teginamanyika, naye Kitata yomu kubasajja ababadde baboggola buli omu neyebuuza omusajja obuyinza abugya wa? Abaffe Kitata ayogerwaako yaani?