Akabenje: Fuso Etomedde Canter Ekiro e Mukono

0
359

Abantu 3 wetwogerera ze mbuyaga ezikunta oluvannyuma lw’okufiira mu kabenje akaguddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero ku kyalo Lwanyonyi ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja.
Bano a 3 babadde batambulira mu mmotoka ekika kya Canter eyabadde yeetisse enkoko ng’edda ku ludda lw’e JInja n’eyingirirwa ki loole ekika kya Fuso eyyabadde kiva e Kamapala nga kyetisse amaliba nekiva ku luguddo okukkakkana nga basirikkidde mu kabenje kano.