Akasambattuko ku Ggombolola

0
863

Wabaddewo akasattiro ku kitebe ky’egombolola y’e Buwama mu district y’e Mpigi abakozi ku kitebe kino bwebagudde ku kigala ky’emmundu ekyasuliddwa mu luggya lwa office zaabwe. Ekigala ky’emmundu kino kisangiddwa mu kibangirizi ekyawula oluggya lw’eggombola n’ekkomera ly’e Buwama.